Musooke Mutusasule Tuveewo

0
283

Ensonga zo kumenya obuyumba obwe bulunguludde paaka y Mukono ziranzze bananyini bwo bwe balangidde bana byabufuzi okubakozesa nga amadaala okwenonyezza ebyabwe.
Mu nsisinkano gye babadde mu ne Meeya we kibuga George Fred Kagimu akawungezi, bano bategeezezza nti betegefu nnyo okwabulira paaka wakolebwewo enkulankulana wabula nga baliyiriddwa ensimbi ezegassa.