Nowere Ssi ya Bonna

0
1055

Bw’oyogera ku lunaku lwa Christmas, bangi balumanyi ng’olwokusanyuka, okulya n’okunywa n’ebirala. Wabula guno ssi bweguli eri aba 7Th Day. Enzikiriza y’Abadiventi egamba nti ssi kituufu nti Yesu yazaalibwa nga 25 December, era ssi kikulu gyebali. Bano bewuunya abantu abagula engoye empya balabike bulungi ate nebalya n’okunywa okuva kunkya okuzibya obubudde ate bwewayita ennaku nebasinda obwavu