Ogwa Kyabazinga Gugobeddwa Bateese

0
1082

Kkooti e Jinja ekgobye okusaba kw’abalangira abamu okwokwagala ewandiise okukkiriza kwabwe nti baakola nsobi okwetaba mu kulondebwa kwa kyabazinga aliko William Wilberforce Gabula Nadiope iv.
Bano babadde baagala kiwandiikibwe mu bitabo bya kkooti nti bakkiriza okulemdebwa kwa Nadiope kwali mu bukyamu era omulangira Edward Columbus yeyalina okulya obwa Kyabazinga.