Okulwala Enkinzi Kweyongedde mu Baana

0
1065

Obulwadde bw’enkizi tebutera kulabika labika mu Uganda naye ng’ate alipoota ezizze zikolebwa ab’ebyobulamu ziraga nti abaana abazaalibwa n’ekirwadde bangi ddala.
Olwokuba abantu batono era ababumanyi nokufuna eddwaliro wotwaala omwanawo okujjanjabwa kiyinza okukuzibuwalira.
Mu asiika obulamu Zahra Namuli atunnyonnyola ku bulwadde buno obwenkizi n’emitwe eminene ebifuuse ekizibu ensangi ziino.