Okusomoozebwa mu By'ekiramuzi

0
917

Ng’abawaabi ba gavumenti bakyagenda mu maaso n’akeediimo kaabwe ak’obubongeza omusaala gwebakolera, kkooti e Masaka etubidde mu kattu k’emisango egitannaba kuwulirwa. Kkooti e Masaka, okufaanako ne mu bitundu ebirala mu kiseera kino teziwulira misango gya bumenyi bw’amateeka (criminal) wabula egy’obutakkaanya n’enkaayana (Civil).