Olumbe Lunyaze Omunnamagye Omulala Nate, Maj General Julius Oketa

0
1121

Egye ly’egwanga liri mukungubaga olw’okuvibwako munamagye omulala owamanyi. Maj Gen Julius Oketta eyaliko omubaka w’amagye mu Palamenti ey’omwenda afudde enkya yaleero.
Wafiridde nga ye mumyuka w’omukwanaganya w’enteekateeka eyokusindikiriza obwavu okubuggya mubanayuganda. Kigambibwa nti ekimbe ky’omutima kyekimugye mu bulamu bwensi eno.