Olunaku Lw'abakyala Olutegeera?

0
934

Newankubadde ng’olunaku lw’abakyala lukuzibwa buli mwaka okwetoloola ensi yonna, abantu batono abategeera olunaku luno ne kyelutegeeza mu bulamu bw’omukyaala. Abakyala bangi abasiibye ku mirimu gyabwe wansi ku kibuga Kampala nga bagamba nti bwe balitegeera amakulu g’olunaku luno balilukuza.