Olwaleero Lunaka Lwa Vvu

0
767

Abakristo wonna mu nsi leero batandise ekisiibo ekinaabatuusa ku pasika kwebajjukirira okununulwa kwomwana wa Katonda eyafa olwebibi babwe Okusiiba kuno okwokumala ennaku 40 kukolebwa ngakalombolombo kukujjukira ennaku 40 kristo zeyamala mu ddungu ngasiiba sitaani amale amukeme bweyali agenda okutandika omulimu gwe