Omumbere Azze Nga Omusinga ku Kkooti ku Luno

0
1137

Omusinga wa Rwenzururu Charles weslye mumberere olwaleero ekommyewo mu kkooti wali e jinja wabula ku luno atuuseeyo wakati mu bitiibwa nga era Omusinga.
Wabula abavunaanibwa ne Mumbere beeyongedde obungi nga kati bakununkiriza mu bibiri ekyennyamizza oludda oluwawabirwa ku ngeri omusango guno gyegutambulamu.