Omusaala Gwa Gavumenti Z'afuuka Zzaala?, Abafuna Ennyingi Balina Mukisa?

0
867

Minisitule y’ebyensimbi wamu n’ekitongole ky’abakozi ba gavumenti bagenda kukyusa mu nsasula y’abakozi ba gavt. Kino kikoleddwa oluvannyuma lw’okizuula nti tewali bwenkannya wadde nakatono mu nsasula y’abakozi ba gavt ab’enjawulo.