Omutindo Gw'ebirime Gugaanye

0
746

Kamulali wa Uganda yateredwaako kalantini mu mawanga g’abulaaya okuva nga lumu omwezi guno oluvannyuma lw’okulemererwa okutuukiriza omutindo ogwasabibwa omwaka oguwedde Kati no minisitule y’ebyobulimi nayo kati yetaddeko envumbo oktuuka nga bino byonna ebyagalibwa amwanga g’ebulaaya bitukiddwaako. Nabakooza Lydia yaalina ebisingawo .