video

Ani Afera Abantu Okubatwala ku Hijja?

Ekibiina ekigatta abatwala abantu e Makka mu kulamaga kitandise okunonyereza ku bantu ssekinoomu nebibiina ebigambibwa nti biriko bannayuganda bebafera nebabasuubiza okubatwala okulamaga kyokka nebamaliriza...
video

Abalimi e Kyenjonjo Akatale Bakazudde mu Bazungu

Abalimi okuva mu district ye Kyenjojo balabye ebya gavumenti okubagulako kasooli tebisoboke kwe kuyiiya amagezi agamwetundira ebweru w’eggwanga beenogere ensimbi. Taani ezisoba mu 2000...
video

Amagye Tegaawulidde Paalimenti?

Abajaasi ba UPDF abalwanyisa envuba embi bakoze ekikwekweto ku Nyanja Nalubaale mwebayoledde abavubi 20. Bano basangiddwa bavubisa amaato n’obutimba obutakkirizibwa mu mateeka.
video

Asiiku Obulamu: Ekikuwa Amaany Kyandiviraamu Obuzibu!

Olwemirimu Bannayuganda abasinga gyebakola egyetaaga amaanyi, abamu bettanidde nnyo ebyokunywa ebibawa amaanyi balemwe okulumwa enjala n’okunafuwa. Olwaleero abakugu batukubira ttooki mu byokunywa bino byemuganziza.
video

Abapaakinga Emmotoka Beecanze

Abakozi ba kampuni esolooza ebidduka mu Kampala eya Multiplex bakedde kwekumamu muliro ne bagaana okukwata ku mulimu gwonna nga bawakanya ekya bakama baabwe obutabawa...
video

Abavubuka Bakalidde mu Bakuumaddembe

Oluvannyuma lwa poliisi okulemesa bannamawulire okukwata ebifaananyi byokudda kwomubaka Bobi Wine bannabyabufuzi abavubuka abeegattira mu kibiina kyabwe ekya Interparty Youth Platform (IYOP) abavumiridde ekikolwa...
video

Amasiro Galiko Wegatuuse

Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alambudde omulimu gwokuzimba amasiro era n’akakasa obuganda ngokusereka bwekugenda okuba nga kuwedde omwaka guno wegunaggweerako. Amasiro ga bassekabaka...
video

Poliisi Ekola Etya Kati?

Engeri poliisi y’eggwanga gyetandise okweyisaamu ng’ekkakkanya abantu naddala nga waliwo obwegugungo etandise okwewuunyisa Bannayuganda olw’okukendeereza ddala eryanyi eryali limanyiddwa. Okusiinzira ku mwogezi wa poliisi...
video

Abalamuzi Bajjukidde Ben Kiwanuka

Essiga eddamuzi olwaleero lijjukidde Ben Kiwanuka Ssabalamuzi wa Ugannda eyasooka era nattibwa ku mulembe gwa Pulezidenti Amin eyamuwa obwa Ssaabalamuzi. Kumukolo ogwenjawulo ogubadde mukibangirizi...
video

Media Round Table: Analyzing The Week’s Major Stories.

Sabiti Joseph: The issue right now is that many people think that they’re right, we need to have a conversation around this, it’s important...
video

Sabiti Joseph Live from Bobi Wine’s Residence

He says police left after taking the legislator home
video

Kasiano Wadri to Finally See His Voters

Gulu high court has finally granted Arua Municipality MP kasiano Wadri permission to go back home and see and interact with his voters. On...