Poliisi Lwaki Totufaako?

0
1165

Emirimu gisanyaladde ku police e Jinja olwaleero, ekibinja ky’abantu bwe balumbye police ne bagumba awo nga bawakanya poliisi okufutyanka n’okudibaga ensonga zettaka Abatuuze bano balangidde omumyuka w’omwogezi wa FDC Paul Mwiru okwekobaana n’abamu ku bakungu okuva mu bwakyabazinga bwa Busoga ne banyaga ettaka