Ssaabasumba Akambuwadde Lwa Ttemu Elisusse mu Ggwanga

0
1015

Ssaabasumba w’essaza ekkulu ery’e Kampala dr. Cyprian Kizito lwanga avumiridde ettemu erisusse mu ggwanga nasaba beekikwatako okufaayo ku tteemu lino
Ssaabasumba Lwanga abadde ku kigo ky’e Mwereerwe mu kutuuza bwanamukulu omuggya ate n’okukuza emyaka 11 bukya kigo kino kitandikibwawo.