Ssaabasumba Lwanga Akaladde Luno, Agamba Abannaddiini Tebagenda Kuva ku Byabufuzi

0
852

Ssaabasumba we ssazaa ekulu elye Kampala Dr. Cyprian kizito Lwanga ayanukudde omukulembeze olwa kumugamba agye byediini mu byobufuzi era nategeza nti bo okulugamya eggwanga tekitegeza nti abagaala kwediza ntebe zabwe. Ssaabasumba bino ebyogeredde ku ekelezia ya lutiko e Rubaga bwabadde awa obubaka bwe obwo mwaka omupya nkumi biri kumi na munanna.