Tag: #AgeLimit

  • Okwekalakaasa Kwa FDC Kwa Nkya

    Ekibiina kya FDC kigamba kimaliridde kyakutongoza enteeketeeka yaakyo ey’okutalaaga eggwanga nga kivumirira okukyusa ssemateeka akawaayiro aka 102(b) FDC egamba kawefube waabwe ono ...
  • Poliisi Yeerize N'abe Makindye

    Polisi yeezoobye ne bakansala abakiikirira makindye west ababde baagala okwekalakaasa nga bawakanya engeri omubaka waabwe Allan Sewanyana gyeyakwatibwamu n’okutulugunyizibwa nga nejebuli eno ...
  • Buganda Eyatukidde Ku Byemyaka

    Obwakabaka bwa Buganda buvuddeyo ku nsonga ezabadde mu paalamenti nebulaga okweralikirila okw’amaanyi Kamala byonna ow’ekitiibwa Charles Peter Mayiga ategezezza bannamawulire eBulange Mengo ...
  • Abavubuka B'obubizzi Boogedde

    Abavubuka abatalina mirimu abeegattira mu kisinde ki Jobless Brotherhood balangiridde kyebazzaako okulaga obutali bumativu Supiika wa paalamenti olw’ebyabaddewo mu lukiiko lw’eggwnga olukulu ...
  • Paalimenti Yandiddamu Akacankalano, Ababaka Balabudde

    Ababaka abawakanya obutakata ku nyingo 102 ekugira okwongeza emyaka gya president, bewera okutandikira webakomye olunaku lwegulo. Ababaka bano abayitiddwa ku kitebe kya ...
  • Paalimenti Esimye Kadaga

    Palamenti kati etaliimu bavuganya esiimye omulimo omulungi ogwakoleddwa sipiika Rebecca Alitwala Kadaga okutaasa ekifaananyi kya paalamenti ng’agoba ababaka abaabadde basiiwuuse empisa okumala ...
  • Bannakyewa Batwala Paalimenti Mu Kkooti

    Ekibiina ekitaba Bannakyewa mu Uganda ekya NGO forum kigamba nti tekigenda kutunula butunuzi nga Bannayuganda bakakibwa okukwata ekkubo erigenda okuttattana eggwanga lyabwe. ...
  • Kayihura Y'eyayise Abajaasi Mu Paalimenti

    Ssaabaduumizi wa poliisi muggwanga Gen.Kale Kayihura a abaserikale ba SFC Abakuuma Pulezidenti mu paalimenti okukwata ababaa abaabadde bagobeddwa sipiika mu lutuula lwa ...
  • Kanyeihamba Alabudde Kadaga

    Omulamuzi eyawummula Prof George Kanyeihamba avuddeyo n’anenya sipiika wa paalimenti Rebecca Alitwala Kadaga olw’obutalekera mumyuka we Jacob Oulanya nsonga eno ey’okuwuliriza okusaba ...
  • Poliisi Ekedde Ewa Lukwago

    Police leero ekedde kuyimbuila basajja baayo okusuula emisanvu mu kkubo eriva ewa Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago era nemutegeeza nga bwatakirizibwa ...