Tag: Storms

  • Amataba Gagguse Mu Kibuga

    Enkuba etonnye olwaleero egotaanyizza emirimu mingi mu kibuga Kampala naddala ebyentambula. Enguudo ezimu zisaliddwako okumala ekiseera era ng’okutambula kubadde kusitaana.