Teri Atwala National Theatre – Abagikulira

0
967

Abakulira ekifo ky’egwanga eky’ebyemizanyo ne Katemba National Theatre bagumiza banakatemba n’abayimbi, nti ekifo kino tekigenda kuwebwayo eri musiga nsimbi yena kukikulakulanya nga bwebiyitingana, era ekizimbe ekiriwo tekigenda kumenyebwa. Bano webaviriddeyo nga banatemba nabayimbi bawanda muliro ku nsonga z’ekifo kino.