Tetugenda Kuwoleeza Atalina Bitabo – NRM

0
947

Ekibiina ekiri mu buyinza ki NRM kirabudde ba mmemba baakyo abaagala okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo mu munisipaali ezaali zakakakasibwa nti bafube nnyo okulaba nti balina obuyigirize obumala kubanga bakooye okuswaala olw’ababaka abaggyibwayo ng’entabwe eva ku bitabo.
Amyuka ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu NRM John Arimpa Kijaagi era alabudde nti ekibiina tekijja kulonzalonza kuwandula ba mmeba bonna abalina empapula ez’amatankane.