Uganda Cranes Ezzeemu Okutendekebwa

0
112

Oluvanyuma lw’okugwa amaliri ne South Sudan oluzanya olwasoose mu kusunsula abanazanya eza Chan ez’omwaka ogujja, Kaputeeni wa tiimu ya Uganda Cranes Geofrey Serunkuuma agamba nti batunulidde oluzannya olwokuddingana kulwomukaaga okuwandula South Sudan. Ono agamba nti ebintu byagaanye buganyi naye emikisa bagifunye.