Uganda Ekubye South Africa mu Za Pool

0
219

Mu mpaka za All Africa Blackpool Championship eziyindira mu Indoor Arena e Lugogo, Uganda esitukidde mu buwanguzi bwekubye eya South Africa mu mpaka z’abakyala n’abasajja.
Obuwanguzi buno butangazza emikisa gya Uganda oba olyawo okuwangula Zaabu mu mpaka zino.