UNRA: Kagina Atabukidde Kkampuni

0
1062

Nnantebe we kitongole kyengudo ki Uganda National Roads Authority, Allen Kagina atabukidde abakwata omulimu gwokulima engudo nti siwakukiriza ensimbi yamuwi wamusolo kumla gagenda zityo nga abakwasibwa emirimu bagikola mungeri yakanagweramu eyo.
Kagina olwa leero abadde asisinkanye abakozi bengudo saako nabo abakwata tenda nabategeeza nti omulimu gwakulondola murimu gukoledwa oba gutukana nensimbi ezigusabidwa.