Wuuno Avudde mu Leeba N'asaba Akalulu e Iganga

0
912

Omu ku bavuganya okujjuza ekifo ky’omubaka omukyala owa Iganga, Brenda Suubi Asinde alese abawagizi be bamunyenyeza mitwa olubuto bwerumidde mu kampeyini n’agenda azaala omwana n’amuleka mu ddwaliro n’atandikira weyakomye.