Yintaneti Ya Tumwebaze Yaddawa?

0
892

Mu kifo ky’okubeera ekifo Bannayuganda webatuula okwota yintaneti eyabasuubizibwa eyobwerere, ekibangirizi kya City square kyafuuka kyakuwumuliramu naye nga ku balala ate wano webasuula obubi.
Omusasi waffe Zahra Namuli abadde ko mu kibangirizi kya ssemateeka ku Kampala naye nga amawulire ga yintanenti gandiba nga gaakoma kwolwo lweyatongozebwa anti abasinga bakanya kutigiinya massimu nti lwebanajifunako, bajibukako bukumbu.