Ennyanja Empya Yetonze e Kalungu

0
2164

Bw’oyogera ku district eye Kalungu, omuntu kyasooka okulowooza ye district etawanyizibwa ebbula ly’amazzi wabula bino bituuse okusigala mu nfumo oluvannyuma lw’ennyanja okwetonda mu district eno.
Abatuuze ku mwalo omupya ogwa Katonga mu Ggombolola y’e Lwabenge basanyufu ebitagambika era abalala gyabakaabira akasana bbo bakakkalabya mirimu