Abawuzi Abagenda Okukikira Uganda Babano

0
1149

Uganda egenda kukiikilirwa abawuzi babiri mu mpaka z’okuwuga eza Rio Olympics ezigenda okubaawo omwezi oguggya mu ggwanga elya Brazil.
Olwaleero tugwikirizza Jamila Lunkuse ne Joshua Ekirikubinza nga batendekebwa ku kidiba kya Hotel Africana wakati mu kwetegekera empaka zino.