Nyanzi Teyalina Mulamwa – Alipoota

0
1178

Eby’omukenkufu Stella Nyanzi omusomesa ku ssettendekero e Makerere byo byongedde okulanda oluvannyuma lw’akakiiko akateekebwaawo okunonyereza ku ndoolito ezaaliwo wakati we ne mukama we Dr Mahmood Mamdani okukizuula nti byoona byeyayogera byaali bya nsimattu.
Bwekatyo akakiiko kalagidde Dr Nyanzi yeyanjule mbagilawo mu kakiiko akagaba emilimo e Makerere okwongera okuttaanya ensonga zino ku lw’okutaano lwa wiiki eno.