Bakatikiro Ku Mulembe Mutebi

0
1379

Okuva obwakabaka lwebwakomezebwawo era nebufuna kabaka mu Mwaka gwa 1993 kati giweze emyaka 23 nag Ssaabasajja kabaka Ronald Muwenda Mutebi II atudde ku Nnamulondo ya bajjajjabe.
Mu bukulembeze bwe, Kabaka Mutebi II yaakabeera ne bakatikkiro okuli Mayanja Nkangi , Joseph Mulwanyamuli Ssemogerere, Dan Muliika, Yinginiya JB Walusimbi and Charles peter Mayega aliko kati.
Nag twetegekera amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka ag’omulundi ogwa 23 agokukuzibwa nag 31 ku sande, tutunuulidde obukulembeze bwa Katikkiro wa kabaka mute eyasooka era akyansinze okulwa ku bwa kamala byonna, Joseph Mulwanyammuli Ssemwogerere.