Besigye Azzeemu N'akwatibwa

0
1111

Dr Kizza Besigye eyesimbawo ku bendera ya FDC mu kulonda kwa Pulezidenti okwakaggwa, azzemu okukwatibwa olwaleero nga olunaku alumaze mu kaduukulu ku Poliisi ya Jinja road.
Besigye okukwatibwa abadde kyajje amale okuwangula gavumenti, kkooti bwegobye omusango ogubadde gumuvunaanibwa ogw’okujeemera ebiragiro bya poliisi nga guno kigambibwa yaguzza mwaka guwedde nga ali ne loodi mmeeya Ssalongo Erias Lukwago.