Abakadde Abalala Baakusasulwa

0
713

Gavumenti etegese okwongera ku muwendo gwabakadde abasasulwa buli mwezi okuva ku bakadde emitwalo 12 n’omusobyo okudda ku bakadde emitwalo egisoba mwabiri
Gavumenti eno yavaayo nenteekateeka esasula abakadde buli mwezi basobole okweyimirizaawo nga enteeketeeka eno yaakatambula okumala emyaka etaano mu disitulikiti 15.