Abatuuze Bagobye Poliisi Ku Ttaka

0
731

Abatuuze b’e Masajja Kibira mu munisipaali y’e Makindye Ssaabagabo bagobye poliisi ebadde ezze okubagoba ku ttaka lyabwe nga bagamba nti abagoba ku ttaka tebamumanyi
Poliisi ebadde ezze nekiwandiiko kyebadde etandise okusomera abantu kyokka abantu ababadde baakunganye edda tebakkirizza kugiwuliririza