Abayizi Bafiridde Ku Biici

0
618

Emirambo gy’abayizi abaagudde mu nnyanja ku mwalo gw’e Nabugabo- Masaka giweereddwa abazadde ne banenya amasomero mwebabadde basomera olw’okubatwala okuwuguga nga tebabebuuzizaako n’okubakkiriza okunywa omwenge.
Abayizi bano nga bombi balenzi babbidde lunaku lwa ggulo ku kabaga akaategekeddwa abasomesa baabwe nga beetegekera ebigezo.