Amasasi Ganyoose E Kiteezi

0
674

Poliisi ekubye amasasi mu bbanga okugumbulula abatuuze b’ekiteezi ababadde bekumyemu ogutaaka, nga beekalakaasa olw’ekimotoka kya KCCA ekiyoola kasasiro okutomera omwana n’afiirawo.
Poliisi mu kavuvungano kano ekutte abatuuze abawera era n’omulambo g’omwana negujjibwa.