Bataano Bafiiriddewo, 8 Bataawa

0
747

Abantu bataano okubadde abayizi b’essomero babiri bafiiriddewo mbulaga e Lwamata Kiboga, mmotoka ya takisi mwebabadde batambulira bweyingiridde emmotoka y’amanda.
Akabenje kano akalese ng’abayizi abalala Munaana aba Bright Future Kyankwanzi nga bataawa mu ddwaliro e Kiboga, kaguddewo ku ssaawa 11 ez’okumakya e Lwamata-Kiboga.