Butambala Atandise Okutemagana
Bannabutambala bali mu keetalo nga balinze okwanirizza omutanda n’obuganda bwonna ku mukolo gw’okujaguza emyaka 23 nga ssabajja atudde ku Namulondo.
Olwaleero weruzibidde ng’ebiyitirirwa bizimbibwa ga n’olubiri luggyiddwako engalo.