Eteeka Empya Ku Makolero ga Sukaali

0
2205

Abali mulimu gw’okukola sukaali bagamba nti bagala tteeka erijja okulambika omulimu guno, ob’olyawo kinayambako okufulumya sukaali ku bbeeyi ensamusamu.
Bano bagamba okukola sukaali mu Uganda kyabuseere, ng’abasinga bagamba nti kyekivuddeko nabantu okusalawo okusubuula sukaali ebweru wa Uganda, nebalekawo akolebwa mu Uganda.