Liigi; KCCA Egulawo Ne Jinja

0
768

Empaka za Azam premier League zaakuddamu nga 19 ogw’omunaana omwezi ogujja era wetwogerera, buli ttiimu eri mukeeteleekerero nga beetegekera omwaka.
Bannantameggwa aba KCCA FC bagamba nti bakola butaweera okulaba nga baddamu okweddiza ekikopo era bano batandika ne ttiimu ya JMC HIPPOS.