Omubaka Omukyala Ow'e Serere Aggyiddwayo

0
1442

Kkooti enkulu esazizzamu omubaka omukyala owa district ye Serere Hellen Adoa ng’egamba nti mu kubba obululu ono yali tamanyiiyo munne sso nga mukugaba omusimbi okugulilira abalonzi yali amansa bumansa nga teyeeguya.
Omusango guno gwawaabwa Alice Alaso eyali omubaka omukyala owa district eno oluvannyuma lw’obutamatira na byava mu kulonda era nga kitegeeza nti akalulu kakuddibwamu.