Omulamuzi Alambudde Obuduukulu

0
673

Omulamuzi wa kkooti ento e Nakawa James Eremye Mawanda alambudde obuduukulu bwa poliisi ezenjawulo ng’eno gyasisinkanye abaserikale nebamuttottolera ennaku n’ebizibu ebyenjawulo ebiviirako n’abasibe okubatolokokako.
Omulamuzi Eremye Mawanda okulambula obuduukulu, agendereddwamu okumanya abasibe embeera mwebawangaalira kko n’abaserikale mwebakolera emirimu gyabwe basobole okuteekerwateekerwa obulungi.

More News