Pepsi Edduukiridde Amatikkira ga Kabaka

0
1156

Kkampuni esogola soda owa PEPSI eyitibwa Crown Beverages edduukiridde enteekateeka ez’amatikkira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 23 bwewaddeyo kavu wa bukadde 13 n’ekitundu zeyambisibwe ku mikolo gino.
Obuganda buli mu keetereekerero ak’okukuza amatikkira g’empologoma ng’emikolo gyakuyindira ku mbuga y’essaza Butambala e Kabasanda. Enteekateeka zatandika dda n’okusaba ssaako lusiisira lwebyobulamu n’emizannyo egyenjawulo.