Poliisi Esisinkanye Aba Booda

0
585

Poliisi efulumizza amateeka amakakali 14 eri abagoba ba boda boda ng’engeri emu ey’okulwanyisa envuga embi eviirako n’obubenje.
Erimu ku mateeka gano kwekuli etteeka elikwata owa boda yenna ayita ku bitaala nga tegannamuta era aba ajja kusibira kampiringisa.