Poliisi Esomesezza Ba Ddereeva

0
520

Olw’obubenje obususse ku nguudo za Uganda, Poliisi ya Uganda esazeewo okuddayo wansi nga ba ddereeva ebasomesa amateeka n’obubonero bw’okunguudo.
Mu nteekateeka eno, kino kizuuliddwa nti ba ddereeva abasinga obungi bafa gavuga naye nga obubonero bw’okunguudo tebabutegeererako ddala.
Emisomo gino gisookedde ku luguudo lw’e Msaka naye nga gisuubirwa okutwalibwa mu bitundu by’eggwanga lyonna.