Seminti Alinnye Ebbeeyi – UBOS

0
711

Ekitongole kye by’emiwendo n’embalilira ki Uganda Bureau of Statistics (UBOS) kifulumiza alipoota yakyo ekwata ku miwendo gy’ebintu nga bwegibadde mu mwezi gw’omukaaga omwaka guno.
Alipoota egamba nti emiwendo gy’ebintu girinnye nnyo mu mwezi ogwo n’okusingako bwekyali mu 2015.
Emiwendo gy’ebintu agyalinye kwekuli engoye ne ngato, ebyokulya nga emere,sukali, amatofali , sementi ebyuma ebikozesebwa mukuzimba, ebyokunya ne taaba.

TagsUBOS