Ssente Za Tiketi Za Cranes Zeeyongedde

0
1135

Bbeeyi ya tiketi z’omupiira gwa Africa cup eyongezeddwa nga kati zakugulibwa ku miwendo egy’awaggulu. Tiketi zino wowulilira bino nga ziri ku mitwalo 2.5, emitwalo 6 n’emitwalo 15.
Omupiira ogugenda okuzannyibwa wakati wa Uganda ne Comoros gw’okubaawo ng’ennaku z’omwezi 3 omwezi ogujja mu kisaawe e Namboole.