Olugendo Lwa Iganga Mu Nkulaakulana

0
1092

Mu kiseera kino abakulembeze b’ebibuga ebitonotono bakola butaweera okulaba ng’ebitundu byabwe bisumussibwa okudda ku mutindo omulala.
Ab’e Iganga nabo tebasigadde mabega naye okusinziira ku mbeera eriyo, kiyinza okubatwalira akabanga okusenvula okuva webali kati.