Sente Zabakozi Muzesonyiwe

0
1179

Akulira ekitavu ky’abakozi Richard Byarugaba ayagala palamenti y’ekkumi okulowooza ku kikwatagana n’okuyisa etteeka erikwata ku pensoni abantu basobole okukozesa ku nsimbi zabwe ng’omusingo ngabaliko byebagala, okuzewola bazisige.
Byarugaba akakasa nti wadde bagala abakozi bafune ku nsimbi zabwe nga tebanaba kuweza myaka 55, etteeka teribakiriza, songa abakozi basobola okujjayo ssente zabwe nezibayamba okwekulakulanya.