Ebyenfuna bya Kukula Bbanka Nkulu

0
1037

Bbanka ya Uganda enkulu ekubye Jjejerebu ng’egamba nti erengedde akamunyeenya gyebujja katono.
Mu alipoota empya Bbanka ya Uganda gyefulumizza egambye nti ebyenfuna byakutumbuka mu mwaka gwebyensimbi guno oluvannyuma lw’ebbeeyi y’ebintu okukkakkanako.
Gavana wa Banka enkulu Pulof. Emmanuel Tumusiime Mutebile agambye nti akalembereza kano kavudde ku ssente za Uganda okufunamu omuzinzi ne bbeeyi y’amafuta okukka.