Minisita Janet Museveni ne Abasomesa Tebakanyiza

0
1177

Gavumenti eremeddwa okukkanya n’abakozi ba yunivasite abatali basomesa ku ngeri y’okumalawo akeedimo kaabwe akakulungudde essabiiti ennamba.
Abakozi bano bassa wansi ebikola nga baagala gavumenti ebasasule ensimbi zonna zebabanja n’ezakasiimo akabasuubizibwa okubasasulwa mu mwaka gw’ebyensimbi guno 2016/2017.
Olwaleero ensisinkano yaabwe ne minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataaha Museveni tevuddemu kalungi konna.