Omukazi Akulira Omwalo Gwa Kabaka
Bannayuganda naddalaa abasomye mwefuudde mmo mu kunyooma emirimu era bangi bwebaba obasanga ne batudde ku digiri zaabwe mbu balinda mirimu egyo ogigya mu kitiibwa kyabwe.
Wuuno omukazi e mmekete, yatandika na kutunda menvu ku mwalo e ggaba naye kati y’akulira omwalo gwa Ssaabasajja Kabaka ogw’e Mulungu.