Gavumenti Ereeta Eteeka ku Diini

0
1216

Gav’t eri mu nteekateeka ya kuleeta nkola enerambika enzikiriza ezitali zimu ng’egamba nti abakulira enzikiriza ezimu amasinzizo baagaafula maduuka.
Ekanisa z’abalokole zezisinga okunokolwayo mu mivuyo egitali gimu nga abamu babuzaabuza abantu nebabatwalako ebyabwe nga beerimbise mu ddiini.
Namwanje Salma kaatuwe ebisingawo.